0% found this document useful (0 votes)
71 views7 pages

Good Shepherd Sunday

The document contains a collection of religious songs and prayers, primarily in Luganda, centered around themes of worship, gratitude, and divine guidance. It includes verses that express trust in God as a shepherd and requests for blessings and strength. The content reflects a communal worship setting, emphasizing the importance of faith and spiritual connection.
Copyright
© © All Rights Reserved
We take content rights seriously. If you suspect this is your content, claim it here.
Available Formats
Download as DOCX, PDF, TXT or read online on Scribd
0% found this document useful (0 votes)
71 views7 pages

Good Shepherd Sunday

The document contains a collection of religious songs and prayers, primarily in Luganda, centered around themes of worship, gratitude, and divine guidance. It includes verses that express trust in God as a shepherd and requests for blessings and strength. The content reflects a communal worship setting, emphasizing the importance of faith and spiritual connection.
Copyright
© © All Rights Reserved
We take content rights seriously. If you suspect this is your content, claim it here.
Available Formats
Download as DOCX, PDF, TXT or read online on Scribd
You are on page 1/ 7

THE LORD IS MY 1.

Tuyingire ffe n’essanyu mu


SHEPHERD kiggwa kye kino. Tuwereze
ekitambiro ekya Yezu Kristu.
1. The Lord’s my Shepherd, I’ll
Katumuguluze,
not want; He makes me down
tumuyimbire. Katwetabe
to lie In pastures green; He n’ab’eggulu, ffenna
leadeth me The quiet waters alleluia.
by. 2. Tuwulire Ekigambo kye mu
2. My soul He doth restore again, kiggwa kye kino. Tumusabe
bye twagala byonna
And me to walk doth make
anabituwa.
Within the paths of
3. Katwambuke ku lusozi lwe
righteousness, E’en for His
lwo olutukuvu. Tuwanike
own name’s sake. emikono mu ttendo ettukuvu.
3. Yea, though I walk in death’s
4. Tutegeke emitima ffenna
dark vale, Yet will I fear no ill; abanunule. Ayingire mu
For Thou art with me, and Thy mitima oyo Omulokozi.
rod And staff my comfort still. 5. Ffe tuwere okukola nyokka
4. My table Thou hast furnished ebitukuvu. Tumusabe
agatuwe amaanyi amaggya.
me In presence of my foes; My
head Thou dost with oil SAASIRA:
SAASIRA MISSA
anoint, And my cup overflows. MUMUTENDEREZE
5. Goodness and mercy all my Ayi Mukama otusaasiire, Ayi
life Shall surely follow me; And Mukama otusaasiire, Ayi
Mukama otusaasire.
in God’s house forevermore,
My dwelling place shall be. Ayi Kristu tusaasire, Ayi Kristu
AMAYINGIRA tusaasiire Ayi Kristu
tusaasiire.
TUYINGIRE N’ESSANYU
Ayi Mukama otusaasiire, Ayi 5. Qui sedes ad dexteram
Mukama otusaasiire, Ayi Patris, miserere nobis.
Mukama otusaasire.
Quoniam tu solus Sanctus,
tu solus Dominus, Tu solus
Gloria in Excelsis Deo,
Altissimus, Jesu Christe,
Missa Spei Fr. Bart
cum Sancto Spiritu, In
Gloria, Gloria in excelsis
gloria Dei Patris. AMEN
Deo, in excelsis Deo,
Gloria
OKWANIRIZA EVANGIRI
1. Et in terra pax hominibus
bonae voluntatis. EKIGAMBO KY’OMUKAMA
Ekigambo ky’Omukama kikyo
Laudamus te, Benedicimus
kijja tuguddewo emitima
te, Adoramus te, gyaffe*2
Glorificamus te,
Yezu mulungi. Yezu mulungi,
2. Gratias agimus tibi propter
Yezu mulungi tuguddewo
magnam gloriam emitima gyaffe.
tuam,Domine Deus, Rex Alleluia, Alleluia, Alleluia
tuguddewo emitima
coelestis, Deus Pater
gyaffe.
omnipotens.
3. Domine Fili unigenite, Jesu Yezu mulungi, Yezu atwewa
Christe, Domine Deus, Naffe tumwewe nga
tuguddewo emitima gyaffe
Agnus Dei, Filius Patris, Alleluia, Alleluia, Alleluia
4. Qui tollis peccata mundi, tuguddewo emitima
miserere nobis; Qui tollis gyaffe.
EBITONE:
peccata mundi, Suscipe LEKA TUTONE
deprecationem nostrum,
Leka tutone ku bingi Ffe abanafu ku bwaffe - ffe
by’atugabira Ddunda abaddu bo, Kitaffe
Tumuddize nnyini byo by‟otugamba ebyo tutuuse
Leeta ekirabo kyo, twala Tukuwulire, ffe nga twesiga
ku mwaliiro, Tumuddize Ggwe.
Omukama Ddunda,
anaabisiima. 5. Ggwe ng‟owa ababo,
byonna by‟obawa, Ng‟ogabira
1. Ddunda twebaza byonna abatonde - ebitone byo,
by‟otuwa, Byonna Ggwe by‟obawa, bo
Ng‟ogabira abatonde - ffe olwo balyoke babyeyambise
abaana bo, Bo bakuweereze Ggwe.
Ku bingi by‟otuwa naffe kwe
tutodde tukutonere NNAMUGEREKA WAVA
Biibyo Ssebo siima. EBINENE
2. Ddunda ng‟ogaba, Ggwe
1. Nnamugereka wava
ng‟osaasira ebinene, tukwebaza nnyo
Oyagala abatonde - ffe Katonda waffe;
abaana bo,
Ggwe bingi by‟otuwa, tojuza Byonna Ggwe obituwa
na muntu Ffe bwe tusaba, tukwesiga nnyo Ddunda
Taata owulira Ggwe Kitaffe tukwekola

2. Nnamugereka ffenna
3. Wa abantu bo, ffenna atumanyi, tukwesiga nnyo
ekyokulya, Katonda waffe;
Ng‟owonya n‟abalwadde,
ng‟osaasira, Tuyambe, toleka 3. Wagiwangawo ensi
bantu bo tuwoobe, Ggwe amakula, tukwebaza nnyo
tuwulire, yamba Ssebo Katonda waffe;
yamba.
4. N‟ebigirimu byonna
obimanyi, tukwebaza nnyo
4. Wa abantu bo, ffenna Katonda waffe;
amaanyi go
5. Wagiwundamu byonna
ebinene, tukwebaza nnyo 15. Wa ekyokulya bonna
Katonda waffe; abanaku, tukwesiga nnyo
Katonda waffe;
6. Byonna by‟olaze ku nsi
binene, tukwebaza nnyo 16. Ne bamuzibe bawe
Katonda waffe; okulaba, tukwesiga nnyo
Katonda waffe;
7. Tulabira wa ffenna
abalamu, tukwebaza nnyo 17. N‟abalira bawe okuwona,
Katonda waffe; tukwesiga nnyo Katonda
waffe;
8. Nnaakugamba ki ampa
obulamu, tukwebaza nnyo 18. N‟abatambula bonna
Katonda waffe; obamanyi, bakwesiga nnyo
Katonda waffe ;
9. N‟obuyinza bwo byonna
bifuge, tukwebaza nnyo 19. Tusaba kimu ffenna
Katonda waffe; okulaba, nga bw‟otubeera
Katonda waffe;
10. N‟ebimera byonna bikuze,
tukwebaza nnyo Katonda MUTUUKIRIVU
waffe; MUHIKIRIRE
Muhikirire-Hosannax3
11. N‟ebirime byonna bibaze, Haiguru- Hosanna
tukwebaza nnyo Katonda
waffe;
Iguru n’ensi –hosanna Bijwire
12. N‟omusana nagwo -Hosanna Ekitinisa kyawe
gutuwe, tukwebaza nnyo –hosanna
Katonda waffe; Haiguru –hosanna

13. N‟enkuba yo nayo gituwe, Hosanna Hosanna, -


tukwebaza nnyo Katonda
Hosannax3 Haiguru-
waffe;
Hosanna
14. Nnannyinimu ffenna
tulabe, tukwesiga nnyo
Katonda waffe;
Kawo mugisa ogu –Hosanna 2. Bwe nfunye Yezu,
Arukwija –Hosanna Omwibara twegasse,
lyawe –Hosanna Olwo nfuuse muganzi
Ensi n‟ebyayo mbidduse
Haiguru –Hosanna
Bisuula bangi ennganzi
Ekkubo lyokka eryandagwa,
AKALIGA Yezu, kwe ndinywerera.
Era sirimuvaako.
AKALIGA KAWEMBA
3. Yezu ekkubo eddunngamu
Akaliga ka Katonda, akaliga ka Annyweza buli bbanga,
Katonda akaggyawo ebibi Ekkula, omubalagavu.
by’ensi {Mukama Yezu Bajjajja gwe baalanga,
otusaasire}*2 Ankuuma ndikuteera ki?
Ka omwoyo ngudduse awabi
Akaliga ka Katonda, akaliga ka Enneema ze mba nnyweza.
Katonda akaggyawo ebibi
by’ensi {Mukama Yezu 4. Ayi Yezu omuzirakisa,
Nnaasiima ntya by‟oleese?
otusaasire}*2
Nkunngaanye Bamalayika
Akaliga ka Katonda, akaliga ka Ne Mmange, olwo tuteese.
Katonda akaggyawo ebibi Tube wamu, nga nkwebaza,
Nneesambe n‟ebitagasa;
by’ensi {Mukama Yezu otuwe
Nkukwase omwoyo gwange
emirembe}*2

OKUSEMBERA
OKWEBAZA
KATONDA WANGE
NZE MUSUMBA
OMWAGALWA
1. Katonda wange Nze musumba, nze
omwagalwa: musumba, nze musumba
Ggwe essanyu buli wantu;
omulungi abagala, nze
Buli kye nnoonya okindaga,
Seetaaganga na kantu musumba*2
Onnyamba nga ngwa mu kabi, 1. Nze nzimanyi nze musumba
Kitange nnaakuweera ki?
Endiga nzange, nze musumba
Laba bwe ndaaga obwavu.
Nazo zimanyi nze, nze f). Ssiyabulira n’omu ampiita
musumba omulungi abagala, nze
nze musumba
g). Nabalokola sijja kubasuula
2. Nze nziyita,… h). Ndibatumia n’ajja Mwoyo
Endiga zange,… wange
Nazo zimanyi nze,…
i). Mulyebaza wamma mu
ssanyu eyo
3. Okuziyamba,..
Lye ssanyu lyange … SPECIAL COLLECTION
Zonna ne nzikuuma…
TEGEMEO LANGU NI YESU
4. Okubulwa emu… (Check files)
Kwe kunyolwa ennyo..
Zonna nzagala nze… OKUFUNDIKIRA

NTAMBULA NE YEZU
Mpaayo obulamu bwange
okubeera abantu nzuuno Ntambula ne Yezu mu
kale mwena mbagala*2 kkubo ly’abalungi effunda
(kubanga)
a). Ssirundira mpeera bantu Mwoyo w’amaanyi asula
bange. Tukwaniriza ggwe mu nze annyamba. (bwe
musumba Kristu ntyo)
ow’obuyinza tukulembere
1. Bwe nnali nzaaye
b). Ssirundira mpeera mujje yankimayo n’andeeta ndi
mwenna wuwe, Wamma mpulira ndi
c). Ssibasosola abajja mujje muggya, ampanirira mmulina.
mwenna (Bwe ntyo)

d). Ssibalirira mpaayo 2. Eby’ensi nnabitamwa ne


obulamu bwange mbireka, ampanirira
annyamba, Ampa amaanyi
e). N’obwesige nuunda buli n’annyweza, nze mpulira
ajja yenna mmulina. (Bwe ntyo)
3. Bwonna obulamu
nnabuwaayo yabunsaba ndi
wuwe, Byonna ebyange biri
mu ye, y’alamula Nnyinibyo.
(Bwe ntyo)

You might also like